Jump to content

Swiiden

Bisangiddwa ku Wikipedia
Konungariket Sverige
Obwakabaka bwa Buswedi
Bendera ya Swiiden E'ngabo ya Swiiden
Bendera ly'eggwanga Ngabo y'eggwanga
Nsi
Omubala gw'eggwanga: För Sverige - I tiden
Oluyimba lw'eggwanga Du gamla, Du fria
Geogurafiya
Swiiden weeri
Swiiden weeri
Ekibuga ekikulu: Stockholm
Ekibuga ekisingamu obunene: Stockholm
Obugazi
  • Awamu: 449,964 km²
    (ekifo mu nsi zonna #55)
  • Mazzi: 38,459 km² (8.5%)
Abantu
Nnimi z'eggwanga: Oluswiidi
Abantu:
9,090,113
Gavumenti
Amefuga: 1 Janwali 1995 EU
Abakulembeze: King Carl XVI Gustaf (Kabaka)
Prime Minister Ulf Kristersson
Ensimbi yayo
Ensimbi (Erinnya lyazo): Svensk Krona (SEK)
Ebirala ebikwata ku nsi eno
Saawa: mu UTC +1
Namba y'essimu ey'ensi: +46
Ennukuta ezitegeeza ensi eno: .se

Buswedi ggwanga mu Bulaaya mu Sikandinaavia, bukiikakkono kya Denimaaka, ebuvanjuba Finilandi, ebugwanjuba Nolwe Obunene Buswedi yenkana 449 964 km² era ye yookusatu mu Bulaaya. Mu Skandinaavia yeesinza abantu (awamu obukadde mwenda)

Ku myaaka 800-900 Buswedi yasulwamu abantu abaayitibwanga ba vaiking. Ba vaiking baalinga basuubuzi naye nga mukusinga balwanyi ate nga babbi. Eddiini ya Kristo yatuuka e Buswedi mu biseera bya ba vaiking naye yataandika okuba ey'amaanyi mu biseera by'omwaka 1100. Mu mwaaka 1200 Abaswedi baatandika okuva Finlandi. Mu lutalo lwa Finlandi Rwasha yawaaba Finlandi okuva ku Buswedi.

Buswedi bwakabaka era omukuleembese waayo ye kabaka. Kaakano kabaka aliko ye kabaka Kaarle XVI Kustaa. Mu bufuzi kabaka talina buyinza. Paalamenti ne katikkiro (prai minista) beebayisa amateeka.

Ebibuga Ebisinga obunene

[kyusa | kolera mu edit source]
Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.