Jump to content

Wikipedia talk:Community Portal

Page contents not supported in other languages.
Bisangiddwa ku Wikipedia
The printable version is no longer supported and may have rendering errors. Please update your browser bookmarks and please use the default browser print function instead.

WIKIPEDIA MU KYALO E MBAZZI---DDALA KISOBOKA!!!!!!!

Ku mulembe guno ogwa Yintaneti, ensi yafuuka kyalo kimu. Omuntu asobolera ddala okukola ebintu bingi nga yeyambisa emikutu gya yintaneti egy'enjawulo ng'asinzira wonna waali mu nsi yonna. Mu kunoonya amagezi, ffenna twenkana anti tubeera bayizi. Na bwe kityo, oba oli mu kibuga oba mu kyalo, kasita obeera ku Yintaneti,osobola okugyeyambisa okukuguka mu ebyo byoyagala. E Mbazzi, twagala tutandikeyo pulojekiti nga Bannakyalo nabo basobola okweyambisa Yintanenti okwekulakulanya mu byobulimi, mu byobulamu ate ne mu byenfuna. Bannambazzi bajja kusomesebwa okukozesa Kompyuta ate naddala mu nkulakulana yaabwe.Olwo bagenda kutandika okuwanyisiganya enkola ezisinga okuba ennungi mu bintu ebyenjawulo. Waliwo ekizimbe ekyaweereddwayo okusobola okubeera ekungaaniro lya Bannambazzi. Kati ekyetaagisa kwe kufuna Kompyuta wamu n'ebirala ebikozesebwa. Tusuubira okukozesa amasanyalaze g'enjuba. Tugenda kukola bino byonna nga tuyita mu kibiina kyaffe eky'Abalimi b'e MBAZZI. Twagala tukozese olulimi oluganda kuba ffenna tulutegeera bulungi. Abantu ab'enjawulo bajja kuwandiikanga ku nsonga ezo waggulu mu ngeri y'okuwanyisiganya ebirowoozo . Bino bigenda kusinga kwesigamizibwa ku nkola ezigezeseddwaako mu kyalo.Oli asobola n'okuwandiika ku ebyo bye yalabako oba bye yasomako.

REQUEST FOR ADMINISTRATOR RIGHTS ON LUGANDA WIKIPEDIA

Hello everyone, my name is Ssegawa. I am a member of the wikimedia community user group Uganda and a contributor on the luganda wikipedia. I majorly do editing, creating, and translation of articles and some of my contributions can be seen here Special:Contributions/Geossegawa https://outreachdashboard.wmflabs.org/courses/Wikimedia_Community_User_Group_Uganda/Luganda_Wikipedia_Training_2024_in_Uganda/students/articles/Geossegawa . I however see some challenges that our wikipedia is facing that I believe I can offer solutions to once elevated to the level of an administrator. such challenges include the auto translated articles that continue to be on the main page almost everyday leaving the information seekers 'bored' yet there are 3348 articles on the wikipedia (Olupapula Olusooka), the hard luganda language used on the wikipedia system that confuses editors and other contributors, to mention but a few. It is therefore my humble request that I get get granted administrator rights so as to offer this wikipedia its first local and native admin. Special:Statistics

cc.@DreamRimmer Geossegawa (talk) 07:28, 12 Gwakkuminebiri 2024 (UTC)[reply]

Geossegawa, please move this request from the talk page to the main Wikipedia:Community Portal. Just noting that I have no involvement in this request. I only replied to Geossegawa's question on the English Wikipedia about how to request adminship on the Luganda Wikipedia. DreamRimmer (talk) 07:59, 12 Gwakkuminebiri 2024 (UTC)[reply]